EKIGO KY’OMUSIRAAMU OKUVA MUNTENDEREZA ZA QUR’AN NE BIGAMBO BYA NABBI MUHAMMAD – SAID BIN ALI BIN WAHF AL-QAHTAAN

EKIGO-KYOMUSIRAAMU-OKUVA-MUNTENDEREZA-ZA-QURAN-NE-BIGAMBO-BYA-NABBI-MUHAMMAD-SAID-BIN-ALI-BIN-WAHF-AL-QAHTAAN-PDF

EKIGO-KYOMUSIRAAMU-OKUVA-MUNTENDEREZA-ZA-QURAN-NE-BIGAMBO-BYA-NABBI-MUHAMMAD-SAID-BIN-ALI-BIN-WAHF-AL-QAHTAAN-PDF

EBIRI MUKITABO KINO

1- Ennyanjula…….. 11

2- Obulungi bw’okutendereza Allah……….15

3- Okutendereza nga ovudde mutulo…… .23

4- Edduwa y’okwambala olugoye……. 33

5- Edduwa nga oyambala olugoye olupya…33

6- Edduwa esabirwa ayambadde olugoye olupya……….35

7- Edduwa esomebwa nga ojjamu olugoye…36

8- Edduwa esomebwa nga oyingira mukabuyonjo…… ….36

9- Edduwa esomebwa nga ofuluma mukabuyonjo…… …37

10- Okw’ogera ku Allah nga ogenda okufuna wudhu………37

11- Okw’ogera ku Allah nga omaze okufuna wudhu……38

12- Okutendereza nga ova awaka…. .40

13- Okw’ogera ku Allah nga oyingira awaka……. 42

14- Edduwa esomebwa nga ogenda kumuzikiti…….43

15- Edduwa esomebwa nga oyingira mumuzikiti… 47

16- Edduwa esomebwa nga ofuluma mumuzikiti……. ….49

17- Entendereza z’okwaziina.. ….50

18- Okusaba okuggulawo esswala…..54

19- Edduwa ezisomebwa mukukutama……70

20- Edduwa ezisomebwa nga ova mukukutama…………73

21- Edduwa ezisomebwa mukuvunnama….76

22- Edduwa ezisomebwa nga otudde wakati wenvunnamaebbiri……

23- Edduwa esomebwa muluvunnama lw’okusoma Qur’an…. …82

24- Okusoma Attahiyyatu… ….85

25- Okusaalira Nabbi oluvannyuma lwa Ttahiyyatu………86

26- Edduwa ezisomebwa oluvannyuma lwa Ttahiyyatu…… …90

27- Okutendereza oluvannyuma lwa ssalaam…

28- Edduwa esomebwa nga osaba okukusalirawo…. 117

29- Entendereza z’okumakya n’olweggulo. 122

30- Edduwa nga ogenda okwebaka….. .155

31- Edduwa nga wekyuusa ekiro… .172

32- Edduwa nga ofunye entiisa mutulo….. 173

33- By’akola oyo alabye ekirooto ekibi…..174

34- Edduwa ya Qunuutu….. ..175

35- Okutendereza oluvannyuma lwa witr… 180

36- Edduwa y’okuwonya okuwankawanka. 181

37- Edduwa nga ofunye ekizibu……… .184

38- Edduwa nga osisinkanye omulabe…… 188

39- Edduwa nga otidde obulyazaamanyi bw’omufuzi…… ..190

40- Edduwa nga otidde ekibiina ky’abantu… 195

41- Edduwa nga ofunye okubuusabuusa mubukkiriza… …. 195

42- Edduwa y’okumala amabanja…… 197

43- Edduwa y’okulabankanyizibwa mu sswala….. 199

44- Edduwa y’ensonga ekukaluubiridde… 199

45- By’akola oyo akoze ekyonoono……..200

46- Edduwa ezigoba sitaane… ….201

47- Edduwa nga ofunye ekitakusiimya….202.

48- Okuyozaayoza gwebazaalidde omwaana… ….203

49- Okukingiriza abaana sitaane.. ….205

50- Okusabira omulwadde….. ..206

51- Obulungi bw’okulambuula omulwadde…. …208

52- Okusaba kw’omulwadde… …209

53- Okujjusa asemberedde okufa…. …212

54- Edduwa y’atukiddwako ekizibu……212

55- Edduwa mukiseera ky’okuziba amaaso g’omufu…….. …213

56- Edduwa omufu nga asaalirwa……….215

57- Edduwa mukusaalira omwaana omuto.221

58- Edduwa mukukubagiza…….. ….225

59- Edduwa omufu nga ayingizibwa muntaana…… ….226

60- Edduwa oluvannyuma lw’okuziika…..227

61- Edduwa mukulambula entaana… ….228

62- Edduwa y’akibuyaga…. 229

63- Edduwa nga laadu ebwaatuse…. .231

64- Edduwa nga osaba okutonnyesebwa…232

65- Edduwa nga enkuba etonnya…………234

66- Okutendereza nga enkuba etonnye……235

67- Edduwa nga osaba enkuba ereme kukosa…… 235

68- Edduwa nga olabye omweezi………….236

69- Edduwa nga osiibulukuka.. .238

70- Edduwa nga tonnaba kulya…… ..239

71- Edduwa nga omaze okulya….. 242

72- Edduwa j’osabira akuliisizza… .243

73- Edduwa y’akunyweesezza.. 244

74- Edduwa nga osiibulukukidde awatali …..245

75- Edduwa omusiibi singa asembera naatalya…. ……..246

76- Omusiibi by’ayogera singa bamuvuma.246

77- Edduwa y’ekibala ekisooka.. …..247

78- Edduwa y’okwaasimula.. 248

79- Ekigambibwa omukafiri nga ayasimudde….. .249

80- Edduwa esabirwa awasizza. .250

81- Edduwa awasizza jeyesabira, n’oyo aguze ekidduka……. …..251

82- Edduwa nga ogenda okwebaka n’omukyaala…. …252

83- Edduwa y’okugoba obusungu……….253

84- Edduwa nga olabye eyagezesebwa…,254

85- Eby’ogerwa mulukungaana… …255

86- Edduwa nga olukungaana luwedde… 256

87- Edduwa singa bakugamba nti : Allah akusonyiwe……. …257

88- Edduwa y’akukoledde ekirungi…….258

89- Okweekingiriza Ddajjaali….. …258

90- Edduwa nga bakugambye nti: nkwaagala kulwa Allah…………. 259

91-Edduwa nga oli akulaze emmaaliye…259

92- Edduwa nga osasula ebbanja….. .260

93- Edduwa y’okutya okugatta ku Allah..261

94- Edduwa nga bakugambye nti : Allah akuwe omukisa…. …262

95- Edduwa y’okutamwa okweeraguzalaguza.. ….262

96- Edduwa nga w’ebagala ekidduka……263

97-Edduwa nga oli mulugendo………….265

98- Edduwa nga oyingira mukyaalo oba mukibuga……. ….268

99- Edduwa nga oyingira mukatale………271

100- Edduwa singa ekyeebagalwa kikoowa…. …..272

101- Okusabira abasigadde awaka……….272

102- Okusabira omutambuze.. …..273

103-Okutendereza mulugendo.. .274

104-Edduwa y’omutambuze mumatumbibudde.. ….275

105- Edduwa nga otuuse mukitundu kyonna…… ….276

106- Okwogera ku Allah nga ova mulugendo…… ……277

107-Eby’ogerwa nga ofunye ekikusanyusa.279

108- Obulungi bw’okusaalira Nabbi (S.A.W).280

109-Okusaasaanya salaamu….. ..281

110- Okuddamu salaamu y’omukafiri…….283

111- Singa enkoko ekookolima……… …284

112- Edduwa singa embwa eboggola ekiro.285

113- Okusabira gw’ovumye.. ….285

114- Okusuuta omusiraamu. ..286

115- Omusiraamu singa atukuziddwa……..287

116- Okwaanukula mumizizo ja Hajji ne Umrah……. ….288

117- Takibira awali ejjinja eriddugavu……289

118-Edduwa wakati wa Ruknil-yamaan n’e jjinja……. …..289

119- Edduwa kukasozi swafah……. …..290

120- Edduwa y’omu Arafah… …293

121- Okutendereza emuzidalifah. 294

122- Nga okuba ebiwaji obuyinja…………295

123- Edduwa nga weewunyizza… ….296

124- By’okola nga ofunye ekikusanyusa…297

125- Singa owulira obulumi mumubiri…..297

126- Edduwa y’eliiso ebbi……. ….298

127- Singa wekanga……. …299

128- By’oyogera nga osala ekisolo kya Dhuhiyah……. ….299

129- Edduwa y’okugoba sitaani…… …300

130- Okusaba okusonyiyibwa… ….302

131 – Obulungi bw’okutenda Allah…… …305

132- Entendereza ya Nnabbi (S.A.W)……314

133- Ebimu kubirungi nempisa……. ….315

ENNYANJULA

Mazima okutenda okulungi kwa Allah, tumutendereza, netumusaba obuyambi, netumusaba okutusonyiwa era netw’ewogoma jaali okuwona obubi bw’emy’oyo jaffe n’emirimu jaffe emibi. Omuntu Allah gw’aba alungamizza teri ayinza kumubuza, ate oyo gw’aba abuzizza teri ayinza kumulungamya. Era nkakasa nti tewali kisinzibwa mubutuufu okujjako Allah, y’eyekka talina kimugattibw’ako.

Era nkakasa nti mazima Muhammad mudduwe era mubaka we – Allah asse kuye ebyengera n’emirembe nekubantube nekubaswahababe nekw’abo ab’amugoberera mubutuufu okutuusiza ddala kulunaku kwenkomerero . Oluvannyuma lw’ebyo Ekitabo kino kiri mubufunze nkifunzizza nga nkijja mukitabo kyange ekiyitibwa (AZZHIKR WADDUA-U WAL-ILAAJU BIRRUQAA MINAL-KITAABI WASSUNNAH) nkifunzirizzamu muteeko gw’akutendereza gwokka , kisobole okwanguyira abali mungendo okutambula nakyo. Nkomyenga kukw’ogera bigambo bya nnabbi byokka n’abaabifulumya oba babiri (beyavaako sib’ogedde) Omuntu ayagala omu okumanya swahaba eyayogera hadiith oba okw’eyongera okumanya abaafulumya hadiith eyo, alina kudda mukitabo kyange kyenjogeddeko jebuvudde. Nsaba Allah ow’ekitiibwa nga n’eyambisa amannya geamlungi n’ebitendobye eby’awaggulu afuule ekitabo kino nga kikoleddwa kululwe ow’ekitiibwa angase nakyo mubulamu bwange buno n’oluvannyuma lw’okufa kwange , era agase nakyo oyo yenna akisoma , oba akifulumya oba ab’era ensonga ey’okukisasaanya Mazima ye Allah eyayawukana n’ebitonde yemuyima kukyo .

Nsaba Allah asse ebyengera n’emirembe ku nnabbi Muhammad nekubantube nekubanne beyali nabo , nakubuli yenna amugoberera mubutuufu okutuusa kulunaku lwenkomerero. Nze omuwandiisi Mbiwandise mu mwezi gwa Swafru , mu mwaka 1409 H .

OBULUNGI OBULI MUKUTENDEREZA ALLAH

Allah ow’ekitibwa agamba ((Munjogereko nange mb’ogereko era munneebaze temunjeemera)). Era agamba : ((Abange mmwe abakkiriza Allah mumw’ogereko olw’ogera oluyitirivu)).

Era agamba : – ((N’abogera ennyo ku : Allah abasajja n’abakazi Allah yabategekera okusonyiyibwa nempeera nnene nnyo )). و واذكر ربك في نفسك تضرعا وخيفة ودون الجهر من القول بالغدو والآصال ولا كن من الغافلين 4 و era Era agamba nti ((Era yogera kumuleziwo Allah mumw’oyogwo nga w’ewombeese nga olaga okutya (ebibonerezobye) nga toyatuukiriza bigambo ,kikole mubis’era by’okumakya n’olweggulo , so tob’era mubalagajjavu )).

* Yye omubaka Muhammad – Allah asse kuye ebyengera n’emirembe yagamba nti : ((Ekifaananyi ky’oyo ayogera kumuleziwe (Allah) n’oyo atayogera kumuleziwe balinga bw’olaba omuntu omulamu n’omufu)) Era n’agamba – swalla llahu alaihi wasallama :- ((Abange mbabuulire omulimu ogusinga obulungi mumilimu jammwe era ogusinga okw’agalwa eri mukama wammwe ogusinga okuba ogw’awaggulu mumadaala ogubasingira n’okuwaayo zaabu neffeeza (mukkubo lya Allah) era ogubasingira n’okusisinkana n’abalabe bammwe nemubatta oba bo nebabatta era

* Baddamu nti yyee , n’agamba nti : Kw’ogera ku Allah ow’ekitiibwa )). Nate omubaka yagamba – Allah asse kuye ebyengera n’emirembe ((Allah ow’ekitiibwa agamba : Nze ndiwamu n’ekyo omuddu wange kyandowoleza, era ndi wamu naye bwaba anjogeddeko , bwanjogerako mumw’oyogwe , nange mw’ogerako mumw’oyo gwange , bwanjogerako ng’ali mukibinja ky’abantu , nange mw’ogerako mukibinja ekisinga ekyo . Bwasembera jendi ekigero ky’oluta (nga akola ebyo byenamulagira) nsembera jaali ekigero ky’amukono , bw’asembera jendi ekigero ky’omukono , nsembera jaali ekigero ky’akifuba, bwajja jendi nga atambula mmujjira nga mwanguyirira)) ya Bukhari ne Muslim . Hadith yajjibwa ku Abdallah bin Busr- Allah amusiime – ((yagamba nti : Mazima omusajja yagamba nti : owange ggwe omubaka wa Allah mazima amateeka g’obusiraamu gampiriddeko obungi mbuliraayo ekintu kyenneekw’atako nennyweera ? Nabbi n’amugamba nti : Olulimi lyo lusigale nga lutendereza Allah ekiseera kyonna)) Ya tirimizh ne Ibin maajah .

Era Nabbi yagamba – Allah asse kuye ebyengera n’emirembe nti : ((Omuntu asoma ennyukuta emu mukitabo kya Allah Qur’an ajifunamu ekirungi , n’ekirungi ekyo kiba kirina ebirungi kkumi ebikifaanana , sigamba nti bw’osoma nti (Alifu laam miim) eba nnyukuta emu , wabula Alifu nyukuta ne Laam nyukuta ne Miim nyukuta)) Ya tirimizh . * Hadiith yajjibwa ku swahaba Uquba bin Amir – Allah amusiime – yagamba nti : Omubaka wa Allah yafuluma nga ffe tuli mukifo ekiyitibwa Ssufah mumuzikitigwe n’agamba nti : (Ani mummwe ayagala okukeera okugenda Ebutuhaan oba mulusenyi olwe Aqiiq aveeyo nengamiya bbiri ez’amabango kyokka nga azifunye mumakubo malungi era nga takutudde amanene luganda ?) netugamba nti owange ggwe omubaka wa Allah tuky’agala naagamba nti (Singa omu mummwe akeera mumuzikiti n’ayiga oba n’asomayo Aya bbiri mukitabo kya Allah ky’ekirungi jaali okusinga Engamiya ebbiri ne Aya essatu z’ezisinga engamiya essatu , ne Aya ennya z’ezisinga engamiya ennya, n’omuwendo omulala ogwengamiya ogutali ogwo).

Nate n’agamba omubaka wa Allah – swalla llahu alaihi wasallam – nti :- (Omuntu atuula mukifo n’atakijjukiriramuko Allah , ewa Allah aba afafaaganiddwa . N’omuntu agalamira mukifo n’atakijjukiriramu Allah , aba afafaaganiddwa ewa Allah) Ya Abu dauda. Nate yagamba – Allah asse kuye ebyengera n’emirembe – nti :-(Abantu tebayinza kutuula mukifo nebataky’ogereramuko Allah , era nebatakis’aliramuko ku Nabbi – swalla llahu alaihi wasallam – okujjako nga baba bafafaaganiddwa , Allah bw’aliba ayagaddde alibabonererza , bw’aliba ayagadde alibasonyiwa ) ya Tirimizh . Nate n’agamba – swallallahu alaihi wasallam nti :- (Teri Bantu bava mukifo webabadde batudde nga teb’ogereddeemu ku Allah wabula bakivaamu nga balinga endogoyi era nga efudde nebaba bafafaaganiddwa) ya abu dauda.

1 – OKUTENDEREZA NGA OGOLOKOSE MUTULO

1- ((الحمد لله الذي أحيانا بعد ما أماتنا و إليه الشور)) 1- (AL-HAMDU LILLAHI LLAZHI AHYAANA BAADA MA A-AMAATANA WA ILAIHI NNUSHUUR Amakulu : (Amatendo amalungi gonna ga Allah oyo atuddizza obulamu oluvannyuma lw’okutufiisa , era jaali y’eri obuddo)

۸ ۲- ((لا إله إلا الله وحده لا شريك له ، له الملك وله الحمد، وهو على كل شيء قدير 23

ه ( . سبحان الله ، والحمد لله ، ولا إله إلا الله والله أكبر ، ولا حول ولا قوة إلا بالله العلى . العظيم رب اغفر لي)

2- (LAA ILAAHA ILLA LLAHU WAHDAHU LAA SHARIKA LAHU LAHUL-MULKU WALAHUL-HAMD WAHUWA ALA KULLI SHAY-IN QADIIR , SUBHAANA LLAHI, WAL- HAMDU LILLAH WALAA ILAAHA ILLA LLAH , WALLAHU AKBAR, WALAA HAWLA WALAA QUWWATA ILLA BILLAHIL-ALIYYI L-ADHIM RABBI IGHIFIRLII).

Amakulu : (Tewali kisinzibwa mubutuufu okujjako Allah yekka talina kimw’egattako obufuzi bwonna bubwe , n’amatendo gonna amalungi gage , yye kubuli kintu muyinza. Yayawukana Allah kw’ebyo era era ebimugattibwaako amatendo gonna amlungi gage teri kisinzibwa mubutuufu okujjako Allah. Era Allah munene nnyo tewali busobozi wadde amaanyi wabula bibeerawo nakw’agala kwa Allah , oyo ow’awaggulu ow’ekitiibwa Ayi omulezi wange nsaba onsonyiwe). 0 ((الحمد لله الذي عافاني في جسدي ، 3- ورد على روحي ، وأذن لي بذكره)).

3 – (AL-HAMDU LILLAHI LLAZHII AFAANI FII JASADII , WARADDA ALAYYA RUUHII , WA AZHINA LII BIZHIKIRIH).

Amakulu : (Amatendo amalungi ga Allah oyo ampadde obulamu mumubiri gwange, gwange omw’oyo nanziriza nanzikiriza okumw’ogerako)

و فإن في خلق السماوات والأرض واختلاف الليل والنهار لآيات الأولي الألباب الذين يذكرون الله قياما وقعودا وعلى جنوبهم وتفكرون في خلق السماوات والأرض ربنا ما خلقت هذا باطلا بحتك فقنا عذاب النار * ربنا إنك من تدخل النار فقد أخزيته وما للظالمين من أنصار * ربنا إننا سمعنا مناديا ينادي للإيمان أن آمنوا بربكم فآمنا ربنا فاغفر لنا ذنوبنا وكفر عنا سيئاتنا وتوفنا 6 26 رد و y ربهم مع الأبرار * ربنا واتنا ما وعدتنا على سلك ولا تخزنا يوم القيامة إنك لا تخلف الميعاد فاستجاب لهم هم أني لا أضيع عمل عامل منكم من ذكر أو أنثى بغضكم من بغض الذين هاجروا وأخرجوا من ديارهم وووا في سبيلي وقاتلوا وقتلوا الأكفرن عنهم سيئاتهم ودخلهم جنات تجري من تحتها الأنهار ، ثوابا من عند الله ، والله عنده حسن الثواب: لا يغرنك تقلب الذين كفروا في البلاد • متاع قليل ثم مأواهم جهه وينس * وبئس 8 * 27 المها * لكن الذين قوا ربهم لهم جنات تجري من تحتها الأنهار خالدين فيها الا من عند الله ، وما عند الله خير للأبرار * وإن من أهل الكتاب لمن يؤمن بالله وما أنزل إليكم وما أنزل إليهم ، خاشعين الله لا يشترون بآيات الله منا قليلا أولئك لهم أجرهم عند ربهم ، إن الله سريع الحساب ” يا أيها الذين * آمنوا اصبروا وصابروا ورابطوا وفوا الله لعلكم تفلحون ) الآيات من سورة آل عمران ۱۹۰-۲۰۰. 4

Amakulu :

4 – (( Mazima entodebwa yeggulu nensi , n’okukyuuka kyuka kw’ekiro n’emisana , ddala bubonero eri abo abalina amagezi . Abo ab’ogera ku Allah nga bayimiridde, oba nga batudde , oba nga bagalamidde , nga bafumiitiriza kuntonda yeggulu nensi (nga bagamba nti 🙂 Ayi mulezi waffe bino tewabitondera bw’erere wayawukana kubitonde (tukusaba) otukingirize ebibonerezo by’omuliro . Ayi omulezi waffe mazima oyo gw’oliba oyingizza omuliro oliba omukkakkanyizza n’abaly’azamaanya tebagenda kufuna bataasa kulunaku kwenkomerero . Ayi omulezi waffe , mazima ffe tw’awulira omuk’owooze nga ak’owoola .

(Abantu) bajje eri obukkiriza , nga agamba nti mukkirize omulezi wammwe , netukkiriza , Ayi omulezi waffe tusabaotusonyiwe eby’onono byaffe , otusanguleko ebibi byaffe , era otufiise nga tuli wamu n’abakozi b’obulungi . Ayi omulezi waffe tusaba otuwe ebyo byewatulag’anyisa nga biyitira kunnimi z’ababaka bo totusw’aza kulunaku lwenkomerero mazima ggwe toyawukana kundagaano Omulezi wabwe n’abanukula nga agamba nti : Mazima sibuza (sittattana) mulimu gwa’muntu yenna mummwe , k’abeere musajja oba muky’ala muvun’anyizibwa okungondera kyenkanyi (era nga mwenna bwemuli 9 nze mwenna kyenkanyi mukusaasulwa empeera oba okubonerezebwa era nga mwenna bwemwaava mu Adam ne Hawa) Abo ab’asenguka nebajjibwa mumayumba gaabwe nebakosebwa kulwange , nebalwaana nebattibwa mazima nja nja kubasangulako ebibi by’abwe era nja kubayingiza ejjanah ekulukutira wansi waayo emmigga nga yempeera okuva eri Allah , yye Allah y’alina empeera esinga obulungi Okuky’ukakyuuka kw’abo abajeema muno munsi tekukugayaaza, okwo kw’eyagalako kutono nnyo oluvannyuma obuddo bw’abwe muliro Jahannama , era ekyo kifo kibi nnyo . Wabula abo abatya omulezi waabwe bagenda kufuna ejjanah ekulukutira .

wansi w’ayo emigga , nga ky’ekifo eky’abategekerwa okuva eri Allah , era ebyo ebiri ewa Allah by’ebirungi eri abo abalong’ofu . Era mazima mw’abo bannanyini kitabo mulimu abakkiriza Allah n’ebyo ebyassibwa jemuli n’ebyo ebyassibwa jebali nga bagonvu kulwa Allah tebatunda mateeka ga Allah muwendo mutono (Tebagany’oma wabula bagatwala nga gabbeeyi teri kigasinga) abo balina empeera y’abwe eri omulezi wabwe (Allah) mazima Allah mwangu mukubala (Emirimu jeebitonde bye) Abange mmwe abakkiriza mugumiikirize era munyweere , era mw’erinde abalabe , era mutye Allah muly’oke mulokoke)).

2 – EDDUWA Y’OKWAMBALA OLUGOYE

ہ الحمد لله الذي كاني هذا (الثوب) (( ورقيه من غير حول مني ولا قوة )) 5 – (( AL-HAMDU LILLAHI LLAZHI KASAANII HAZHA THAUBA WARAZARANIIHI MINI GHAIRI HAULIN MINNII WALAA QUWWATIN )) . Amakulu : (Amatendo amalungi ga Allah oyo annyambazizza olugoye luno , era oyo alumpadde awatali busobozi bwange wadde amaanyi ).

3 – EDDUWA ESOMEBWA NGA – OYAMBALA OLUGOYE OLUPYA

) : – « اللهم لك الحمد أنت كسوتنيه ، أسألك من خيره وخير ما صنع له ، وأعود بك من شره وشر ما صنع له) و 6 – (( ALLAHUMMA LAKAL-HAMDU ANTA KASAUTANIIHI , AS-ALUKA MINI KHAIRIHI WAKHAIRI MAA SUNI-A LAHU – WA- AUUZHU BIKA MIN SHARRIHI WASHARRI MAA SUNI-A LAHU )). Amakulu : (Ayi Allah amatendo amalungi gonna gago , ggwe onnyambazizza olugoye luno nkusaba ompe obulungi obululimu n’obulumgi obw’alukozesa era n’ewogoma jooli omponye obubi obululimu , n’obubi obw’alukozesa).

4 – EDDUWA ESABIRWA OMUNTU AYAMBADDE OLUGOYE OLUPYA

۷- (( بلي ويخلف الله تعالی )) . 7 (( TUBLI WAYUKH-LIFU LLAHU TA- ALAA )) Amakulu : (Olugoye olwo nkusabira lukaddiwe luyulike Allah ow’awaggulu akuddizeewo olulala). )) ۸- « البس جديدا ، وعش حميدة وممت شهیدا)) 8 – (( L-BIS JADIIDAN , WA-ISH HAMIDAN, WAMUT SHAHIIDAN )) Amakulu :

و (Yambala bulijjo olugoye olupya, owangaale nga otendereza Allah , era ofe nga oli mujulizi).

5 – EDDUWA J’ASOMA NGA ASON AJJAMU OLUGOYE

9- (( BISMI LLAH) و – ((بسم الله)) Amakulu : (Nzijamu olugoye luno nga ns’oka n’okwogera kulinnya lya Allah).

6- EDDUWA ESOMEBWA NGA OYINGIRA MUKABUYONJO

و ۱۰ – «[بسم الله اللهم إني أعود بك من الخبث والخبائث))

10 – (( BISMI LLAH , ALLAHUMMA INNII AUUZHU BIKA MINAL-KHUBUTHI WAL- KHABAAITH )). Amakulu : (Nnyingira nga ns’oka okw’ogera kulinnya lya Allah, Ayi Allah mazima nze n’ewogoma jooli okuwona obubi bw’amageege amasajja n’amakazi).

7 -EDDUWA ESOMEBWA NGA OFULUMA MUKABUYONJO

11 -(( GHUFRAANAKA)(CULTÉS)) Amakulu : (Ayi Allah nsaba okusonyiwa kwo).

8 – OKW’OGERA KU ALLAH NGA OGENDA OKUFUNA WUDHU

12 – (( BISMILLAH)) . ((بسم الله)) Amakulu : (Ntandika okufuna wudhu n’okw’ogera kulinnya lya Allah ). eno

9 – OKW’OGERA KU ALLAH NGA OMAZE OKUFUNA WUDHU

۱۳ – ((أشهد أن لا إله إلا الله وحده لا وأشهد أن محمدا عبده وله) شريك له ، ورسو 13 – (( ASH-HADU ANLAA ILAAHA ILLA (( LLAHU WAHDAHU LAA SHARIIKA LAHU , WA ASH-HADU ANNA MUHAMMADAN ABDUHU WARASUULUH )). Amakulu :

(Nkakasa nti tewali kisinzibwa mubutuufu okujjako Allah yekka talina kimw’egattako nkakasa nti mazima Muhammadi mudduwe era mubakawe). era – 14 – ((اللهم اجعلني من التوابين واجعلني من المتطهرين)) 14 – (( ALLAHUMMA IJ-ALNII MINA TTAWWAABINA WAJ-ALNII MINAL- MUTATWAHHIRIINA )). Amakulu : (Ayi Allah nkusaba onteeke mubaddubo ab’enenya , era onteeke mub’etukuza ).

15 – ((سبحانك اللهم وبحمدك ، أشهد أن لا إله إلا أنت ، أستغفرك وأتوب إليك)) . 15 (( SUBHAANAKA ALLAHUMMA WABIHAMDIKA ASH-HADU ANLAA ILAAHA ILLA ANTA, ASTAGHFIRUKA WA- ATUUBU İLAIKA )). Amakulu : (Ayi Allah wayawukana n’amatendo go kubitonde byonna , nkakasa nti tewali kisinzibwa mubutuufu okujjako ggwe, nkusaba okusonyiyibwa era neenenya jooli). NB. Edduwa ezo zonsatule zisomebwa zonna nga omaze okufuna wudhu .

10 – OKUTENDEREZA NGA OVA AWAKA

16 – ((بسم الله ، توكلت على الله ، ولا حول ولا قوة إلا بالله )) (( BISMI LLAHI , TAWAKKALTU ALA 16 LLAH , WALAA HAWLA WALAA QUWWATA ILLA BILLAH )) . Amakulu : ns’oka okw’ogera (Nfuluma nga kulinnya lya Allah , n’esigamidde eri tewali busobozi wadde Allah bibeerawo wabula amaanyi nakwaagala kwa Allah ). ۱۷ – ((اللهم إني أعود بك أن أضل ، أو أضل ، أو أزل ، أو أزل ، أو أظلم ، أو أظلم ، أو أجهل ، أو يجهل علي )) ( 0 41

و 17 – (( ALLAHUMMA INNII AUUZHU BIKA AN ADHILLA , AW-UDHALLA , AW-AZLLA AW-UZALLA AW-AZWILIMA AW- UZWILAMA AW W-AJHALA AW-YUJ-HALA ALAYYA )) . Amakulu : (Ayi Allah mazima nze n’ewogoma jooli okuwona okubula oba okubuzibwa oba okuseerera oba okuseerezebwa , oba okuly’azamaanya oba okuly’azaamanyizibwa oba okusiruwala oba okusiruwazibwa ). و و .

11 – OKW’OGERA KU ALLAH NGA OYINGIRA AWAKA

18 – ((بسم الله ولكنا وبسم الله خرجنا وعلى ربنا توكلنا)) . 42

18 – (( BISMI LLAHI WALAJ-NA , WABISMI LAAHI KHARAJ-NA – WA-ALA RABBINAA – TAWAKKALNA )) Amakulu : ( Tukomy’ewo kulw’erinnya lya Allah (kulw’okukkirizakwe) era nga bwetwaafulumye kulw’erinnya lya Allah era tw’esigamidde eri omulezi waffe (oyo Allah) . oluvannyuma ) at’olere abantu be ssalaamu .

12 – EDDUWA ESOMEBWA NGA OGENDA KUMUZIKITI

۱۹ اللهم اجعل في قلبي ورا وفي (( لساني ثورة، وفي سمعي ورا ، وفي بصري ثورة ، ومن فوقي ورا ، ومن تختي ثورة ، 43

فی : خلفي ( وعن يميني نورا وعن شمالي ورا ، ومن أمامي ثورة ، ورا ، واجعل في نفسي ثورة ، وأعظم لي ورا ، وعظم بي ثورة ، واجعلني ثورة ، اللهم أعطني ثورة ، واجعل في عصبي ثورة ، وفي لحمي ثورة وفي دمي ثورة ، وفي شعري ثورة وفي بشري ) (( اللهم اجعل لي ثورة في قبري .. وورا في عظامي ، [ وردني نورا ، وردني ثور ، وزدني ورأ ] [ وهب لي ثورة على ثور ) . نورا )) )) 44

19 – (( ALLAHUMMA IJ-AL FII QALBII NUURAN , WAFII LISAANU NUURAN WAFII SAMUI NUURAN WAFII BASWARII NUURAN , WAMIN WAMIN FAUCII NUURAN WAMIN TAH-TII NUURAN , WA-AN YAMIINII NUURAN WA-AN SHIMAALII NUURAN WAMIN AMAAMII NUURAN WAMINI KHAL-FII NUURAN , WAJ-AL FU NAF-SII NUURAN , WA-AAZWIM LII NUURAN , WA- AZZWIM LI NUURAN, WAJ-AL LII NUURAN, WAJ-AL NII NUURAN ALLAHUMMA ATWINII NUURAN, WAJ-AL FII ASWABII – NUURAN , WAFI LAHMII NUURAN , WAFII DAMII NUURAN, WAFII SHA-ARII NUURAN , WAFII BASHARII NUURAN )). (( ALLAHUMMA DJ-AL LII NUURAN FI QABRO WANUURAN FI IZWAAMII WAZIDNI NUURAN WAZIDNII NUURAN, , WAZIDNII NUURAN , WAHAB LII NUURAN ALAA NUUR ).

Amakulu : (Ayi Allah nkusaba ot’eke mumutima gwange ekitangaala nekululimi lwange ot’ekeko ekitangaala nemumatu gange ot’ekemu ekitangaala nekumaaso gange ot’ekeko ekitangaala newaggulu wange ot’ekeyo ekitangaala , newansi wange ot’ekewo ekitangaala , nekuludda lwange olwa ddyo ot’ekeyo ekitangaala, nekuludda lwange olwa kkono ot’ekeyo ekitangaala nemumaaso gange ot’ekeyo ekitangaala n’emabega wange ot’ekeyo ekitangaala, nemumw’oyo gwange ot’ekemu ekitangaala era ongaziyirize ekitangaala era onteekerewo ekitangaala , onfuule kitangaala . Ayi Allah nkusaba ompe ekitangaala , era oteeke mumisiwa jange ekitangaala, nemunnyama yange ot’ekemu era ekitangaala nemumusaayi gwange ot’ekemu ekitangaala nemunviiri zange oteekemu ekitangaala nemumubiri gwange ot’ekemu ekitangaala ). (Ayi Allah nkusaba onteekere ekitangaala muntaana yange oteeke ekitangaala mumagumba gange era onnyongere ekitangaala, onnyongere ekitangaala onnyongere ekitangaala ongabire ekitangaala kukitangaala).

13 – EDDUWA ESOMEBWA NGA OYINGIRA MUMUZIKITI

20 – (( AUUZHU BILLAAHIL-AZWIIM WABIWAJIHIHIL-KARIIM WASULTWAANIHIL-QADIIM SSHAITWAANI RRAJIIM )). (( WASSALAAMU ALA RASUULI LLAH , MINA BISMILLAH WASSWALAATU ALLAHUMMA IF-TAH LII AB-WAABA RAHMATIKA )). Amakulu : (N’ewogoma eri Allah ow’ekitiibwa n’ekyeenyi kye ekirungi , n’obufuzi bwe obw’;ava edda , okuwona obubi bwa sitaan eyakolimirwa).

(Nyingira nga ns’oka okw’ogera kulinnya lya Allah mmusaba ebyengera n’emirembe abisse kumubaka we , Ayi Alla nkusaba onzigulirewo emiryango gy’okusaasira kwo) .

14 – EDDUWA ESOMEBWA NGA OFULUMA MUMUZIKITI

۲۱ ((بسم الله والصلاة والسلام على إني أسألك من فضلك اللهم اغصمني من الشيطان الرجيم )) ( رسول الله اللهم 21 . (( BISMI (( BISMILLAH WASSWALAATU WASSALAAMU ALA RASUULI LLAH ALLAHUMMA INNI AS-ALUKA MIN FADHLIKA , ALLAHUMMA ISWIM-NII MINA SSHAITWAANI RRAJIM )). Amakulu : (Nfuluma nga ns’oka okw’ogera kulinnya lya Allah mmusaba ebyengera n’emirembe abisse kumubakawe , Ayi Allah mazima nze nkusaba ebirungibyo, Ayi Allah nkusaba onkuume mpone obubi bwa sitaani eyako limirwa).

15 – ENTENDEREZA Z’OKWAZIINA

22 – (Awulidde okwaaziina addamu ebyo omw’aziinyi by’ayogera by’ayogera nga ayaziina, okujjako omw’aziinyi nga atuuse kukigambo (HAYYAA SSWALA) ne (HAYYA ALAL-FALAAH) Awo ALA ayogera bino (LAA HAWLA WALAA QUWWATA ILLA BILLAH ) . Amakulu : (Tewali busobozi wadde amaanyi wabula bibeerawo nakw’agala kwa Allah). ( ۲۳ – (( وأنا أشهد أن لا إله إلا الله وحده لا شريك له ، وأن محمدا عبده ورسوله رضيت بالله ربا ، وبمحمد رسولا وبالإسلام دينا )) 6 و

23 – (( WA-ANA ASH-HADU ANLAA LAAHL LLA LLAHU WAHDAHU LAA SHARIIKA LAHU , WA ANNA MUHAMMADA ABDUHU WARASUULUH RADHITU BILLAHI RABBAN, WABIMUHAMMADIN RASUULAN WABIL-ISLAAMI DIINAN )).

Amakulu : (Nange nkakasa nti tewali asinzibwa mubutuufu okujjako Allah yekka talina kimw’egattako , era nenkakasa nti mazima Muhammadi muduuwe era mubaka nasiima Allah nga yemulezi wange , ne Muhammad nga ye mubaka wange , n’obusiraamu nga yeddiini yange). Ebigambo ebyo aby’ogera aby’ogera nga omw’aziinyi amaze okusoma ekigambo (ASH-HADU ANNA MUHAMMADAN RASUULU LLA).

24 – (Awulidde okw’aziina asaalira ku nabbi swalla llahu alaihi wasallam- oluvannyuma lw’omwaziinyi okumaliriza okwaziina nga bwekuli mu No. 53. oluvannyuma n’asoma edduwa No. 25. – 6. والصلاة القائمة ۲۰- ((اللهم رب هذه الدعوة التامة و آت محمد الوسيلة والفضيلة، وابعثه مقام محمودا الذي وعدته ، [إنك لا تخلف الميعاد)) 6

25 – (( ALLAHUMMA RABBA HAZHIHI ADDAAWAT TTAAMMAH WASSWALAATIL-QAA-IMAH AAT MUHAMMADANIL-WASIILATA WAL- FADHIILAH WAB-ATHUHU MAQAAMA MMAHMUUDAŅI LLAZHII WA-ADTAH )). (l INNAKA LAA TUKH-LIFUL-MI-AAD )).

Amakulu : (Ayi Allah ggwe nannyini kuk’owoola kuno okujjuvu neswsala eno ey’olubeerera , nkusaba owe nabbi Mhammad (s.a.w) ekifo eky’awaggulu era ekyenkizo kubalala , era nkusaba omuzuukize nga ali mukifo ekyettendo ekyo kyewamulagaanyisa) , (Mazima ggwe toyawukana kundagaano).

26 – (( Oluvannyuma lw’okusabira nabbi (s.a.w) y’esabira mukiseera ekiri wakati w’okwaaziina n’okukima esswala, kubanga okusaba okwo kwanukulwa )) .

16 – OKUSABA OKUGGULAWO ESSWALA

۲۷ – ((اللهم باعد بيني وبين خطاياي كما باعدت بين المشرق والمغرب ، اللهم تقني 54

من خطايا كما ينقى الثوب الأبيض من من خطاياي بالثلج الدنس ، اللهم اغسلني والماء والبرد) . 27 (( ALLAHUMMA BAAID BAINII WABAINA KHATWAAYAAYA KAMAA BA- ADTA BAINAL-MASHRIQI WAL-MAGHRIB, ALLAHUMMA NAQQINII MINI KHATWAAYAAYA KAMAA YUNAQQATTHAUBUL-AB-YADHU MINA DDANAS , ALLAHUMMA IGH-SIL-NII MINI KHATWAAYAAYA BITTHAL-JI WAL-MAAI J WAL-BARAD )) . Amakulu : (Ayi Allah nkusaba w’esambye (owanvuye) wakati wange n’ebisobyo byange nga bweweesambya (bwewawanvuya) wakati w’ebuvanjuba n’ebugwanjuba, Ayi Allah nkusaba ontukuze okuva mubisobyo byange nga olugoye olw’eru bwerutukuzibwa neluvaamu obukyaafu Ayi Allah nkusaba onnaaze okuva mubisobyo byange nga okozesa amazzi n’omuzira).

۲۸ – ((سبحانك اللهم وبحمدك ، وبارك اسمك ، وتعالى جدك ، ولا إله غيرك)) 28 ((SUB-HAANAKA ALLAHUMMA WABIHAMDIKA WATABAARAKA ISMUKA WATA-AALA JADDUKA WALAA LAAHA GHAIRUKA )). Amakulu : (Ayi Allah wayawukana n’amatendogo kubuli kintu kyonna , n’erinnyalyo ly’amukisa n’ekitübwakyo kigulumivu tewali kisinzibwa mubutuufu okujjako ggwe) ۲۹ (( وجهت وجهي للذي فطر السماوات والأرض حنيفا وما أنا من المشركين ، إن صلاتي ، وتسكي ، ومحياي ، ومماتي ، الله رب العالمين ، لا شريك له وبذلك أمرت وأنا من المسلمين . اللهم أنت الملك لا إله إلا أنت ، أنت ربي وأنا عبدك ظلمت نفسي واعترفت بذنبي فاغفر لي وبين جميعا إنه لا يغفر الذنوب إلا أنت . واهدني لأحسن الأخلاق لا يهدي لأحسنها ( 57 ه ه إلا أنت ، واصرف عني سيئها ، لا يصرف على سيئها إلا أنت ، لبيك وسعديك ، والخير كله بيديك ، والشر ليس إليك ، أنا بك وإليك ، تباركت وتعاليت ، أستغفرك وأتوب إليك)) و

29 – (( WAJJAH-TU WAJ-HIYA LILLAZHI FATWARA SSAMAAWAATI WAL-ARDH HNIIFA WWAMAA ANA MINAL-MUSH- RIKIIN , INNA SWALATII , WANUSUKII WAMAH-YAAYA , WAMAMAATI LILLAHÍ – RABBL-ALAMIIN, LAA SHARIIKA , LAHU WABIZH’ALIKA UMIR-TU WA-ANA MINAL- MUSLIMIN . ALLAHUMMA ANTAL-MALIKU LAA LAAHA ILLA ANTA , ANTA RABBII WA-ANA ABDUKA , ZWALAMTU NAFSII – WA-ITARAFTU BIZAN-BII FAGH-FIR LI ZHUNUUBII JAMII-AN INNAHU LAA YAGH-FIRU ZZHUNUUBA ILLA ANTA , WAH-DINII LI-AHSANL-AKHLAADI LAA YAH-DI LI- – AHSANIHAA ILLA ANTA , WASW-RIF ANNII SAYYI-AHA LAA YASW-RWIF ANNI SAYYI-AHAA ILLA ANTA LABBAIKA WASA-ADAIKA WAL-KHAIRU KULLUHU BIYADIKA , WASSHARRU LAISA LAIKA , ANA BIKA WA-ILAIKA , TABAARAK-TA WATA-AALAITA ASTAGH-FIRUKA WA- ATUUBU LAIKA)).

Amakulu : (Njolekezza eky’enyi kyange eri oyo eyatonda eggulu nensi nga mpakanyiza ddala ebiky’amu , era siri mw’abo abagatta Allah Allah n’ebintu ebirala. Mazima okusaba kwange n’okusala kwange (ebisolo) n’obulamu bwange , n’okufa kwange , byonna biri mumikono ja Allah talina kimw’egattako bwentyo bwenalagirwa nange ndi mubajeemulukufu Ayi Allah gwe mufuzi , tewali kisinzibwa mubutuufu okujjakoggwe ggwe mulezi wange ndi mudduwo ndy’azamannyiza omw’oyo gwange era nzikirizza nti ndi mw’onoonyi nkusaba onsonyiwe eby’onoono byange byonna , mazima teri asonyiwa by’onoono okujjakoggwe nkusaba onnungamye mbeere kumpisa ezisinga obulungi teri alungamya kumpisa nnungi okujjakoggwe onn’esambye empisa embi kuba tewali ayinza kunn’esambisa mpisa mbi okujjakoggwe nnyanukudde omulangagwo nengonda , n’ebirungi byonna biri mumikonogyo ebibi tebidda jaali erinnyalyo lyajjula emikisa era oli w’awaggulu nnyo. Nsaba okusonyiyibwa era neenenya jooli).

6 : اثيل ، ۳۰ – ((اللهم رب وميكائيل . وإسرافيل فاطر السماوات والأرض ، عالم الغيب والشهادة ، أنت تحكم بين عبادك فيما كانوا فيه يختلفون ، اهدني لما اختلف فيه من الحق بإذنك ، إنك تهدي من تشاء إلى صراط مستقيم)

30 – (( ALLAHUMMA RABBA JIBRAA-IIL , WAMIIKAA-UIL , WA-ISRAAFIIL , FAATWIRA , SSAMAA WAATI WAL-ARDHI AALIMAL- GHAIBI WASSHAHAADAH ANTA TAHKUMU BAINA IBAADIKA FIIMAA KAANUU FIIHI YAKH-TALIFUUN . H-DINII LIMAA IKH-TULIFA FIIHI MINAL-HAQQI BIZH-NIKA INNAKA TAH-DI MAN TASHAA- U LAA SWIRAATWI MMUS-TAQIM )).

Amakulu : (Ayi Allah omulezi wamalaika Jibraaiila nemalaika miikaajila nemalaika Israafiila omuwumbi weggulu nensi omumanyi webyekwese nebiriwo , Ggwe alamula wakati w’abaddubo mwebyo byebaba bawukany’emu Nkusaba onnungamye kw’ebyo byebawukanamu, ndabe amazima kulw’okukkiriza kwo , mazima ggwe alungamya oyo gw’oba oyagadde eri ekkubo eggolokofu)

۳۱ – ((الله أكبر كبيرة، الله أكبر كبيرة ، الله أكبر كبيرة ، والحمد لله كثيرة ، والحمد لله كثيرة ، والحمد لله كثيرا ، سبحان الله بكرة وأصيلا)) ثلاثة (وأعود بالله من الشيطان : من . نفخة ، ونفثه ، وهمزه)

31 – (( ALLAHU AKBARU KABIIRA, ALLAHU AKBARU KABIRA , ALLAHU AKBARU KABIRA. WAL-HAMDU LILLAHI KATHIRA WAL-HAMDU LILLAHI KATHIRA WALHAMDULILLAHI KATHIIRA, WASUBHAANA LLAHI BUK-RATAN WA- ASWIILA)) *3 (AUUZHU BILLAHI MINA SSHAITWAAN: MIN NAF-KHIHI, WANAF- THIHI WAHAMZIH). Amakulu:

(Allah munene nnyo , Allah munene nnyo Allah munene nnyo n’amatendo ga Allah amalungi mangi nnyo , n’amatendo ga Allah amalungi mangi nnyo n’amatendo ga Allah amalungi mangi nnyo Allah yayawukana kubitondebye atenderezebwa kumakya n’olweggulo . (obiddamu emirundi esatu). (N’ewogoma eri Allah okuwona obubi bwa sitaani , amponye okw’ekuluntaza kwaayo , eddogo lyaayo , nennyimba zaayo) 32 Nabbi (S.A.W) bweyagolokokanga asaale esswala y’ekiro yasomanga edduwa oluvannyuma lwa Takbiirah ey’emizizo:

۳۲ 6 ) ((اللهم لك الحمد أنت نور السماوات والأرض ومن فيهن ، ولك الحمد أنت قيم السماوات والأرض ومن فيهن ولك الحمد أنت رب السماوات والأرض ومن فيهن ولك الحمد لك من السماوات والأرض ومن فيهن) [ولك الحمد أنت ملك السماوات والأرض ولك الحمد أنت حق ووعدك الحق ، وقولك الحق ولقاؤك الحق ، والجنة حق والنار حق ، والبيون حق ، ومحمد لا حق والساعة د 5 ه و 65 حق اللهم لك أسلمت ، وعليك توكلت ] وبك آمنت ، وإليك أبت ، وبك خاصمت ، وإليك حاكمت ، فاغفر لي ما قدمت ، وما أخرت ، وما أسرات ، وما أعلنت] أنت المقدم ، وأنت المؤتمر لا إله إلا أنت | أنت إلهي لا إله إلا أنت .

32 – (( ALLAHUMMA LAKAL-HAMDU ANTA NUURU SSAMAAWAATI WAL-ARDHI WAMAN FIIHINNA WALAKAL-HAMDU ANTA QAYYIMU SSAMAAWAATI WAL- ARDHI WAMAN FIIHINNA WALAKAL- HAMDU ANTA RABBU SSAMAAWAATI WAL-ARDHI WAMAN FIIHINNA , WALAKAL- HAMDU LAKA MULKU SSAMAA WAATI WAL-ARDHI WAMAN FIIHINNA, WALAKAL- HAMDU ANTA MALKU SSAMAAWAATI WAL-ARDHI, WALAKAL-HAMDU ANTA AL- HAQQU WAWA-ADUKAL-HAQQU WAQAWULUKAL-HAQQU WALIQAA- UKAL-HAQQU , WAL-JANNATU HAQQUN , WANNAARU HAQQUN , WANNABIYYUUNA HAQQUN , WAMUHAMMADUN-SWALLAHU ALAIHI WASALLAMA HAQQUN WASSAA- ATU HAQQUN ALLAHUMMA LAKA ASLAMTU WA-ALAIKA TAWAKKALTU WABIKA AAMANTU , WA-ILAIKA ANABTU , WABIKA KHAASWAMTU WA-ILAIKA HAAKAMTU FAGH-FIRI LII MAA QADDAMTU , WAMAA AKHARTU WAMAA AS-RARTU WAMAA AALANTU , ANTAL- MUQADDIM , WA-ANTAL-MU-AKHIRU , LAA LLAHA LLA ANTA , ANTA LAAHII LAA ILAAHA ILLA ANTA

Amakulu: (Ayi Allah,amatendo gonna amalungi gago gwe kitaangala ky’amagulu omusanvu nensi nebyo byonna ebibirimu amatendo gago gwe ayimirizzaawo amagulu omusanvu nensi n’ebyo byonna ebibirimu, era amatendo gago gwe omulezi w’amagulu omusanvu nensi omusanvu n’ebyo byonna ebibirimu amatendo gago (kubanga) bubwo obufuzi bw’amagulu omusanvu nensi n’ebyo ebibirimu , amatendo gago gwe kabaka w’amagulu omusanvu nensi era gago amatendo , gwe ow’amazima, nendagaanoyo y’amazima n’ekigambokyo ky’amazima n’okukusisinkana kw’amazima (j’ekuli) neJjana y’amazima n’omuliro gw’amazima neb’anabbi b’amazima , ne Muhammadi Allah asse kuye ebyengera n’emirembe w’amazima , nenkomerero y’amazima (jeeri) Ayi Allah nkujeemulukidde n’esigamidde kuggwe era ggwe gwenzikiriza , era nzize jooli , gwe gwenkayanira era gwe gwennamuza , nkusaba onsonyiwe ebibi byonna byenakulembeza n’ebyo byenakola oluvannyuma n’ebyo byenakola mukyaama n’ebyo byenakola mulwaatu ggwe owedda era ggwe asembayo , teri kisinzibwa mubutuufu okujjako ggwe , gwe katonda wange teri katonda mulala asinzibwa mubutuufu okujjako ggwe).

17 – EDDUWA EZISOMEBWA MUKUKUTAMA

۳۳ – ((سبحان ربي العظيم)) 33 – ((SUBHAANA RABBIYAL-AZHWIIM)*3 Amakulu : (Omulezi wange Oweekitiibwa yayawukana (kubuli kyonna ekikendeevu) ogisoma emirundi esatu.

34 ((بحانك اللهم ربنا وبحمدك اللهم اغفرلي)) • 34 (( SUBHAANAKA ALLAHUMMA RABBANAA WABIHAMDIKA ALLAHUMMA IGH-FIR LI )) Amakulu : (Ayi Allah omulezi waffe wayawukana n’amatendogo (kubuli kyonna ekikendeevu) Ayi Ayi Allah nkusaba onsonyiwe).

رد ۳۵ ((سبوخ ، قدوس ، رب الملائكة والروح)) 35 – (( SUBUUHUN QUDDUUSUN RABBUL- MALAAIKATI WARRUH )).

Amakulu : (Allah ggwe atenderezebwa ennyo , omutukuvu omulezi wamalaika zonna nemwooyo mutukuvu Jibrül).

۳۱ 0 اللهم لك ركعت ، وبك آمنت ، (( ، ولك أسلمت خشع لك سمعي وبصري ومي ، وعظمي ، وعصبي ، وما استقل به قدمي) . 71

36 – (( ALLAHUMMA LAKA RAKA-ATU WABIKA AAMANTU , WALAKA ASLAMTU , KHASHA-A LAKA SAM-II , WABASWARII WAMUKKHII , WA-AZHW-MII , WA-ASWABII , WAMASTAGALLA BIHI QADAMII )). Amakulu : (Ayi Allah nkutamye kululwo era gwe gwenzikiriza , nj’emulukuse kululwo, amatu gange n’amaaso gange n’obwongo bwange n’amagumba gange n’emisiwa jange n’ebyo ebigere byange byebisitude byonna bikugondedde).

۳۷ – ((سبحان ذي الجبروت ، والملكوت ، والكبرياء ، والعظمة )) 37 (( SUBHAANA ZHIIL-JABARUUTI WAL- MALAKUUTU , WAL-KIBRI-YAA-I , WAL- AZWAMAT)).

Amakulu : (Allah OyO nannyini kukaka n’obufuzi , era nannyini kw’ekuza n’ekitiibwa nga wanjawulo nnyo) !! 18 – EDDUWA EZISOMEBWA NGA OVA MUKUKOTAMA.

۳۸ – ((سمع الله لمن حمده)) . 38 – (( SAMI-A LLAAHU LIMANI HAMIDAH)) Amakulu : (Allah awulira oyo amutendereza).

كثي-ا ۳۹ ((ربنا ولك الحمد ، محمد طيبا مباركا فيه)) > 39 (( RABBANAA WALAKAL-HAMDU HAMDAN KATHIIRAN TWAYYIBAN MUBAARAKAN FIIH )).

Amakulu : nannyini ggwe waffe (Mukama matendo amalungi , otenderebwa nnyo olujjudde olulungi olutendereza emikisa).

4 – ((ملء السماوات ، وملء الأرض وما بينهما ، وملء ما شئت من شيء بعد ، أهل الشتاء والمجد ، أحق ما قال العبد ، وكلنا لك عبد اللهم لا مانع لما أعطيت ، ولا مغطي لما منعت ، ولا ينفع ذا الجد منك الجه) . وه ) 40 – (( MIL-A SSAMAAWAATI WAMIL-AL- ARDHI WAMAA BAINAHUMAA, WAMIL-A MAASHITA MIN SHAYI-IN BAADU, AHLA و 74 TTHANAA WAL-MAJDI AHAQUU MAA QAALAL-ABDU WAKULLUNAA LAKA ABDUN ALLAHUMMA LAA MAANI-A LIMAA AATWAITA WALAA MUUTWIYA LIMAA MANA-ATA WALAAYANFA-U ZHAL-JADDI MINKAL-JADDU )). Amakulu : (Amatendo ga Allah gajjula amagulu omusanvu nensi omusanvu newakati w’abyombiriri , negajjula mubuli kintu kyoyagala oluvannyuma lw’ebyo , Ayi Allah gwe nannyini kusuutibwa n’ekitiibwa gwe akakatibwaako ebigambo ebirungi ebyo omuddu omulongoofu byayogera, era ffe fenna tuli baddubo , Ayi Allah teri aziyiza ekyo kyoba ogabye , era teri agaba ekyo ky’oziyizza omuntu ow’ekitübwa tekiyinza kumugasa ekitiibwakye mumaasogo (okujjako emirimuje emirungi) .

19 – EDDUWA EZISOMEBWA MUKUVUNNAMA

– ((سبحان ربي الأعلى)) 41 41 – (( SUBHAANA RABBIYAL-AALA)).

Amakulu : (Omulezi wange oyo ow’awaggulu ennyo yayawukana (kubitonde)) emirundi esatu. ۲ . 43 – ((سبحانك اللهم ربنا وبحمدك اللهم اغفر لي)) . 1 42 . (( SUBHAANAKA ( ALLAHUMMA RABBANAA WABIHAMDIKA ALLAHUMMA IGH-FIR LII )).

Amakulu : (Ayi Allah omulezi waffe wayawukana namatendogo amalungi Ayi Allah nkusaba onsonyiwe). ه د 43 – ((سبوع ، قدوس ، رب الملائكة والروح)) > . 43 (( SUBBUUHUN QUDDUUSUN RABBUL-MALAAIKATI WARRUUHU )). Amakulu : (Allah ggwe atenderezebwa ennyo omutukuvu omulezi wamalayika nemwooyo mutukuvu Jibril) و 44 – ((اللهم لك سجدت ، وبك آمنت ، ولك أسلمت ، سجد وجهي للذي خلقه 6 77

a وصوره وشق سمعه وبصره ، تبارك الله أحسن الخالقين)) > . 44 – (( ALLAHUMMA LAKA SAJAD-TU WABIKA AAMANTU, WALAKA ASLAMTU , SAJADA WAJ-HII LILLAZHII KHALAQAHU WASWAWWARAHU, WASHAQQA SAM-AHU WABASWARAHU TABAARAKA LLAAHU AHSANAL-KHAALIQIIN)).

Amakulu : (Ayi Allah nvunnamye kululwo era ggwe gwenzikiriza era ggwe gwenjeemulukukidde , ekyenyi kyange kivunnamye kulw’oyo eyakikola n’akiwa ekifaananyi kyekirimu n’akiteekako amaaso n’amatu , Allah yagulumira nnyo okusinga abawumbi bonna).

45 – (( سبحان ذي الجبروت ، والملكوت ، والكبرياء ، والعظمة)) 45 – (( SUBHAANA ZHIL-JABARUUTI WAL- MALAKUUTI WAL-KBRIYAA-I WAL- AZHWAMAH )) Amakulu : (Allah Oy0 nannyini kukaka n’obufuzi , era nannyini kw’ekuza n’ekitiibwa nga wanjawulo nnyo) !! O كله ، دقه وجله اغفرلي ذنبي كله 46 – ((اللهم اغف ، وأوله وآخره وعلانيته وسره)) و

46 – (( ALLAHUMMA IGHFIR LII ZHAN-BII KULLAHU DIQQAHU WAJILLAHU WA- AWWALAHU WA-AAKHIRAHU WAL- ALAANIYATAHU WASIRRAHU )).

Amakulu: (Ayi Allah nkusaba onsonyiwe ebibi byange byonna ebitono n’ebinene, eby’asooka n’ebyoluvannyuma eby’olwaatu n’ebyenkiso). و 47 – ((اللهم إني أعود برضاك من سخطك ، ، وبمعافاتك من عقوبتك وأعود بك منك لا أحصي ثناء عليك أنت كما أثنيت على نفسك)) .

47 – (( ALLAHUMMA INNI AUUZHU BIRIDHAAKA MIN SAKHATWIKA WABIMU- AAFAATIKA MIN UQUUBATIKA WA. AUUZHU BIKA MINKA LAA OH-SWII THANAA-AN ALAIKA ANTA KAMAA ATHNAITA ALAA NAF-SIKA)). Amakulu :

(Ayi Allah mazima nze n’ewogoma eri okusiimakwo mpone obusungubwo , nen’ewogoma eri okusonyiwakwo kumponye okubonerezakwo n’ewogoma jooli okukuwona sisobola kumalayo kukusuuta nakukutendereza nga ggwe bwew’esuuta kennyini). 20 – EDDUWA EZISOMEBWA NGA OTUDDE WAKATI WENVUNNAMA EBBIRI , 48 – ((رب اغفر لي رب اغفر لي ))

48 – (( RABBI IGH-FIR LII RABBI IGH-FIR LIN) Amakulu : (Mukama wange nkusaba onsonyiwe , Mukama wange nkusaba onsonyiwe).

و 4 – ((اللهم اغفر لي وارحمني ، واهدتي ، واخبرني ، وعافتين ، وارزقي ، وارفعني ) .

49 – (( ALLAHUMMA IGH-FIR LII WAR-HAM- NII , WAHDINII , WAJBUR-NB , WA-AAFINI , WAR-ZUQ-NI WAR-FA-ANII )). Amakulu : (Ayi Allah nkusaba onsonyiwe onsaasire onnungamye onkake okukola ebirungi , ompe eddembe ompe ebyenfuna era onsitule eddaala).

21 – EDDUWA ESOMEBWA MULUVUNNAMA LW’OKUSOMA QUR’AN

((جد وجهي للذي خلقه ، وشق سمعه وبصره وبحوله وقوه ( تبارك الله أحسن الخالقين »

50 – ((SAJADA WAJ-HIYA LILLAZHII KHALAQAHU WASHAQQA SAM-AHU WABASWARAHU BIHAWLIHI WAQUWWATIHI FATABAARAKA LLAAHU AH-SANAL-KHAALIQIIN )). ) Amakulu : (Eky’enyi kyange kivunnamye kulyooyo nannyini kukibumba n’akiteekako amatu n’amaaso olw’obusobozibwe n’amaanyige Allah yagulumira okusinga ababumbi bonna).

اه – اللهم اكتب لي بها عندك أجرة ، وضع علي بها وزرا ، واجعل لي عندك خر ، وتقبلها مني كما تقبلتها من عبدك داؤد)) . و

51 – (( ALLAHUMMAK-TUB LII BIHAA INDAKA AJ-RAN , WADHA-I ANNII BIHAA WIZ-RAN WAJ-AL-HAA LI INDAKA ZHUKH-RAN – WATAQABBAL-HAA MINNII KAMAA TAQABBAL-TAHAA MINI ABDIKA DAAWUDA )) . Amakulu : (Ayi Allah nkusaba oluvunnama luno olumpandiikiremu jooli empeera , era onsanguleko ekibi kulwaalwo olunfuulire ekitereko jooli nkusaba olukkirize lubeere mumirimu jange emirungi nga bwewalukkiriza ku nabbiwo Dawuda).

22 – OKUSOMA ATTAHIYYATU

۵۲ – ((التحيات لله، والصلوات والطيبات ، السلام عليك أيها النبي ورحمة الله وبركاته ، السلام علينا وعلى عباد الله الصالحين أشهد أن لا إله إلا الله ، وأشهد أن محمد ( رہ رد 0 ورسوله )) عبده

52 ((ATTAHIYYAATU LILLAAHI WASSWALAWAATU , WATTWAYYIBAATU TÚ ASSALAAMU ALAIKA AYYUHA NNABIYYU WARAHMATU LLAAHI WABARAKAATUH , ASSALAAMU ALAINA WA-ALAA BAADI – LLAAHI SSWAALIHIIN . ASH-HADU AN LAA ILAAHA ILLA LLAHU , WA ASH-HADU ANNA MUHAMMADAN ABDUHU WARASUULUH )).

Amakulu : (Ebiramuso ebirungi n’okusaba okulungi n’ebirungi byonna bya Allah emirembe gibeere kuggwe Nabbi (s.a.w) n’okusaasira kwa Allah n’emikisagye , emirembe gibeere kuffe nekubaddu ba Allah abalongoofu Njulira nti tewali kisinzibwa mubutuufu okujjako Allah nkakasa nti Muhammadi muddu wa Allah era mubakawe).

23 – OKUSAALIRA NNABBI OLUVANNYUMA LWA TTAHIYYAAT

۰۳ – ((اللهم صل على محمد وعلى آل محمد، كما صليت على إبراهيم وعلى آل إبراهيم ، إنك حميد مجيد، اللهم بارك على ، محمد وعلى آل محمد ، كما باركت على إبراهيم وعلى آل إبراهيم إنك حميد مجيد)

53 – (( ALLAHUMMA SWALLI ALAA MUHAMMADIN WA-ALA AALI MUHAMMADIN KAMA SWALLAITA ALA IBRAAHIIMA WA-ALA AALI BRAAHIIMA INNAKA HAMMIDU MMAJID ALLAHUMMA BAARIK ALAN MUHAMMADIN WA-ALA AALI MUHAMMADIN KAMAA BAARAK-TA ALA BRAAHIIMA WA-ALA AALI IBRAAHIIMA INNAKA HAMIDU MMAJID )).

Amakulu: (Ayi Allah ssa okusaasira ku Muhammadi nekubantube nga bwewassa okusaasira ku Ibraahüm nekubantube mazima ggwe atenderezebwa ow’ekitüibwa Ayi Allah era nkusaba osse emikisa ku Muhammad nekubantube nga bwewassa emikisa ku Ibrahiim nekubantube mazima ggwe atenderezebwa ow’ekitiibwa).

54 – ((اللهم صل على محمد وعلى أزواجه وذريته كما صليت على آل إبراهيم ، وبارك على محمد وعلى أزواجه وذريته ، كما باركت على آل إبراهيم إنك حميد مجيد) 88

54 (( ALLAHUMA SWALLI ALA MUHAMMADIN WA-ALA AZIWAAJIHI WAZHURRIYYATIHI KAMAA SWALLAITA ALA AALI IBRAAHIM , WABAARIK ALA MUHAMMADIN WA-ALA AZIWAAJIHI WAZHURRIYYATIHI KAMA BAARAK-TA ALA AALI IBRAAHIIM , INNAKA HAMIIDU MMAJIID )). Amakulu : (Ayi Allah nkusaba osse okusaasira ku nabbi Muhmmad nekubakyala be nekuzzadderye nga bwewassa okusaasira kubantu ba Ibrahim Ibrahiim , era nkusaba Osse emikisa ku nabbi Muhammad nekubakyalabe nekuzzadderye nga bwewassa emikisa kubantu kubantu ba Ibraahiim mazima gwe atenderezebwa ow’ekitübwa).

24 – EDDUWA EZISOMEBWA OLUVANNYUMA LWA TTAHIYYATU NGA TONNABA KULEETA SSALAAM

ه وو (( اللهم إني أعود بك من عذاب القبر ، ومن عذاب جهنم ، ومن فتنة المحيا والممات ، ومن فتنة المسيح الدجال )) 55 – (( ALLAHUMMA INNII AUUZHU BIKA MINI AZHAABIL-QABR , WAMINI AZHAABI JAHANNAM , WAMIN FIT-NATIL-MAHYAA — WAL-MAMAAT, WAMIN SHARRI FITNATIL- MASIIHI DDAJJAAL )). Amakulu : (Ayi Allah mazima nze ne’wogoma jooli omponye ebibonerezo by’omuntaana n’ebibonerezo by’omuliro Jahannama , era omponye okukemebwa kw’omubulamu nemukufa era omponye obubi bw’okukemebwa kwa Masihi Ddajjaali) : أعوذ بك . اللهم عذاب القبر 56 – (( ، وأعود بك من فتنة المسيح الدجال ، وأعود بك من فتنة المحيا والممات ، اللهم إني أعود بك من الألم والمغرم))

56 – ((ALLAHUMMA INNII AUUZHU BIKA MINI AZHAABIL-QABR , WA AUUZHU BIKA MIN FITNATIL-MASIHI DDAJJAL – WA AUUZHU BIKA MIN FITNATIL-MAHYAA WAL-MAMAAT ALLAHUMMA INNI AUUZHU BIKA MINAL-MA-ATHAMI WAL- MAGH-RAM)). Amakulu : (Ayi Allah mazima nze n’ewogoma jooli omponye ebibonerezo by’omuntaana , era n’ewogoma jooli omponye okukemebwa kwa Masihi Ddajjaali era newogoma jooli omponye okukemebwa kw’omubulamu nemukufa . Ayi Allah mazima n’ewogoma jooli omponye okw’onoona omponye n’amabanja). nze ۰۷ – ((اللهم إني ظلمت نفسي ظلما كثيرا ، ولا يغفر الذنوب إلا أنت، فاغفر لي مغفرة 92 من عندك وارحمني إنك أنت الغفور الرحيم))

57 – (( ALLAHUMMA INNI ZWALAM-TU NAF-SII ZWUL-MAN KATHIIRAN , WALAA YAGH-FIRU ZZHUNUUBA LLA ANTA FAGH-FIR LII MAGH-FIRATA MMINI INDIKA WAR-HAM NII INNAKA ANTAL-GHAFUURU RRAHIIM )). Amakulu : (Ayi Allah mazima ndyaazamanyizza nnyo omw’oyo gwange wabula teriiyo asonyiwa by’onoono okujjako ggwe kale nkusaba onsonyiwe olusonyiwa okuva jooli era onsaasire , mazima gwe omusonyiyi omusaasizi ennyo). 93

ه ( که ۵۸ – ( اللهم اغفر لي ما قدمت ، وما أخرت ، وما أسررت ، ما أعلنت ، وما أسرفت ، وما أنت أعلم به مني ، أنت ، المقدم وأنت المر لا إله إلا أنت ) . 58 . (( ALLAHUMMA GH-FIR LI MAA – QADDAM-TU WAMAA AKKHAR-TU WAMAA ASRAR-TU , WAMAA AALAN-TU WAMAA ASRAFTU WAMAA ANTA AALAMU BIHI MINNII ANTAL-MUQADDIMU WA-ANTAL-MU-AKKHIRU LAA ILAAHA ILLA ANTA)). Amakuhu : (Ayi Allah nkusaba onsonyiwe ebibi byange byenakulembeza n’eby’oluvannyuma nebyenakola munkukutu , nebyenakola mulujjudde , n’ebyo byenadiibuuda nebyo by’omanyi okunsinga gwe eyakulembera gwe ow’oluvannyuma tewali asinzibwa mubutuufu okujjako ggwe).

6 ۵۹ – ((اللهم أعني على ذكرك ، وشكرك وحسن عبادتك))

59 – (( ALLAHUMMA AINNI ALA ZHIKRIKA , WASHUKRIKA, WAHUSN IBAADATIK )). Amakulu : (Ayi Allah nkusaba onnyambe mbeere nga nkujjujira n’okukwogerako , era nsobole okukwebaza , n’okubeera nga nnongoosa okukusinza).

) . 10 – ( اللهم إني أعود بك من البخل ، أو بك من البن ، وأعود بك من أن أرڈ إلى أرذل العمر ، وأعود بك من فتنة الدنيا واعوذ وعذاب القبر )) 60 – (( ALLAHUMMA INNII AUUZHU BIKA MINAL-BUKH-LI WA-AUUZHU BIKA MINAL-JUBNI , WA-AUUZHU BIKA MINI ANI URADDA ILAA ARZHALIL-UMURI WA- AUUZHU BKA MIN FITNATIL-DDUNIYA WA AZHAABIL-QABR )) . Amakulu : (Ayi Allah mazima n’ewogoma jooli ( omponye obukodo , n’obutitiizi , era n’ewogoma jooli omponye okuzzibwaayo kubuwangaazi obubi obunyoomwa , era n’ewogoma jooli byensi omponye ebikemo nebibonerezo by’omuntaana) م و 61 – ((اللهم إني أسألك الجنة وأغو بك من النار)) . 61 . (( ALLAHUMA INNI AS-ALUKAL- JANNATA WA-AUUZHU BIKA MINA NNAAR)

Amakulu : (Ayi Allah mazima nkusaba ompe ejjana (Ennyumba ey’emirembe) era n’ewogoma jooli omponye omuliro). 6 ۹۲ – ((اللهم بعلمك الغيب ، وقدرتك على الخلق أحيني ما علمت الحياة خيرا لي وتوفني إذا علمت الوفاة خيرا لي ، اللهم إني أسألك خشيتك في الغيب والشهادة 97 6 وأسألك كلمة الحق في الرضا والغضب وأسألك القصد في الغني والفقر ، وأسألك نعيما لا ينفد ، وأسألك فترة عين لا تنقطع وأسألك الرضا بعد القضاء ، وأسألك برد العيش بعد الموت ، وأسألك لذة النظر إلى وجهك والشوق إلى لقائك في غير ضراء مضرة ولا فتنة مضلة اللهم زينا بزينة الإيمان واجعلنا هداة مهتدين)) و ((ALLAHUMMA BI-ILMIKAL-GHAIBA 62 WAQUDRATIKA ALAL-KHALQI , AHYINII MAA ALIMTAL-HAYAATA KHAIRA LLII ALIMTAL- IZHAA WATAWAFFAA-NII WAFAATA KHAIRA LLII. ALLAHUMMA و . 9

Download the complete book

PDF (4.6 MB)