LAA-ILAAHA-ILLALLAH-AMAKULU-GAAKYO-EMPAGI-ZAAKYO-NOBUKWAKKULIZO-BWAKYO-Muhammad-Quraish-Mazinga-Abu-Saad-PDF

EBIRI MUNDA Enyanjula 3 Amakulu g’ekigambo Laa Ilaaha Ill’Allah 5 Enzivunula enkyamu 6 Empagi z’akyo ebbiri 10 Laa Ilaaha Ill’Allah mu bikolw a 22 Laa Ilaaha Ill’Allah ddoboozi oba makul u? 2 6 Essanyu liriwa? 35 Allah akkiriza okwenenya kw’omusiraamu 40 Obukwakkulizo bwa Laa Ilaaha Ill’A lla h 43 EnyanjulaContinue Reading

OBWETTEEKA-BWOKUGOBERERA-SUNNAH-NABBI-NOKUKAAFULA-KWOYO-AZITAMWA-Abdul-Aziiz-Bun-Abdallah-Bun-Baaz-PDF-DOCX

EBIRI MUNDA Ennyanjula Ebikolo okuzimbiddwa amateeka g’eddiini Ekikolo ekisooka: Qura’an Obujulizi okuva mu Qura’an ku kikolo ekyo Obujulizi okuva mu Sunnah ku kikolo ekyo Obujulizi okuva ku baswahaaba kunsonga eno Ekikolo eky’okubiri Obujulizi okuva mu Qura’an ku kikolo ekyo Obujulizi okuva mu Sunnah ku kikolo ekyo Obujulizi okuva ku baswahaabaContinue Reading

EBYONOONA-OBUSIRAAMU-ABDUL-AZIIZ-BUN-ABDALLAH-BUN-BAAZ-PDF

EBIRI MUNDA Ennyanjula Ebintu ekkumi eby’onoona obusiraamu Ekisooka: Okugatta ku Allah owekitiibwa n’ekintu ekirala mukumusinza Ekyokubiri: ye muddu okuteeka wakati we n’omutonzi we ebintu byayitiramu okutuuka gy’ali oba mbu okumutuusizaayo ensonga ze Ekyokusatu: Omuntu yenna atakaafuwaza bashiriku Ekyokuna: Omuntu yenna akkiriza nti waliyo obulungamu okusinga obulungamu bwe, oba ng’akkiriza ntiContinue Reading

ENZIKIRIZA-YOMUSIRAAMU-ENTUUFU-Muhammad-Quraish-Mazinga-Abu-Saad

OKUTANGAAZA Ow’ekitiibwa Omukkiriza, oluvannyuma lw’okuwandiika ebitabo bya Aqeedah eby’enjawulo nga binnyonnyola enzikiriza yaffe ey’ekitiibwa, nsazeewo okufunza ekitabo kino ekyali kyagaziyizibwa ennyo olw’okuteekamu ensonga ez’enjawulo ezikwata ku nzikiriza. Anti kye kitabo ky’enzikiriza kye nnasookera ddala okuwandiika era kye nnava nkigaziya ennyo olw’okwagala okuteekamu buli nsonga gye nnalaba nga nkulu. Kati kifunziddwaContinue Reading