EBYONOONA-OBUSIRAAMU-ABDUL-AZIIZ-BUN-ABDALLAH-BUN-BAAZ-PDF

EBIRI MUNDA Ennyanjula Ebintu ekkumi eby’onoona obusiraamu Ekisooka: Okugatta ku Allah owekitiibwa n’ekintu ekirala mukumusinza Ekyokubiri: ye muddu okuteeka wakati we n’omutonzi we ebintu byayitiramu okutuuka gy’ali oba mbu okumutuusizaayo ensonga ze Ekyokusatu: Omuntu yenna atakaafuwaza bashiriku Ekyokuna: Omuntu yenna akkiriza nti waliyo obulungamu okusinga obulungamu bwe, oba ng’akkiriza ntiContinue Reading

EBYAZIYIZIBWA-ABANGI-BYEBANYOMERERA-Muhammad-ibn-Swaleh-Almunajjid-PDF-DOCX

EBIRI MUNDA Okugatta ku Allah n’ekintu ekirala (Shirk) Okusinza entaana. Okusalira ekitali Allah Okufuula haraam halaal oba halaal haraam Eddogo, okulagula, n’okusamira Okukkiririza nti okukyukakyuka kwemunyeenye kwekuviirako okukyukakyuka kwebigwawo munsi mubulamu bwabantu Okukkiririza mukugasibwa nekyo Allah ky’atassaamu mugaso ogwo Okukola Ibaada yonna olwakabandabe Okwelaguza Okulayira ekitali Allah Okutuula n’abannafuunsi obaContinue Reading

ENZIKIRIZA-YOMUSIRAAMU-ENTUUFU-Muhammad-Quraish-Mazinga-Abu-Saad

OKUTANGAAZA Ow’ekitiibwa Omukkiriza, oluvannyuma lw’okuwandiika ebitabo bya Aqeedah eby’enjawulo nga binnyonnyola enzikiriza yaffe ey’ekitiibwa, nsazeewo okufunza ekitabo kino ekyali kyagaziyizibwa ennyo olw’okuteekamu ensonga ez’enjawulo ezikwata ku nzikiriza. Anti kye kitabo ky’enzikiriza kye nnasookera ddala okuwandiika era kye nnava nkigaziya ennyo olw’okwagala okuteekamu buli nsonga gye nnalaba nga nkulu. Kati kifunziddwaContinue Reading

DDALA-DDALA-OLI-MUSIRAAMU-Muhammad-Quraish-Mazinga-Abu-Saad-PDF

EBIRI MUNDA Osinza Ani? ……………………………………… 4 Obubuyabuya Bw’omushiriku ………………….. 11 Okuzikirira Kw’omushiriku …………………….. 16 Shahaada ………………………………………… 22 Empagi Za Shahaada Ebbiri …………………… 25 Sha! Twala Eri Naawe!! ………………………… 34 Kyennyamiza Nnyo! …………………………….. 39 Eby’obuwangwa Ddiini …………………………. 43 Okwabya Olumbe ……………………………….. 45 Okwenenya Kw’omushiriku ……………………. 54 Obukwakkulizo Bw’okwenenya ………………… 56 AmatendoContinue Reading